lke_heb_text_reg/13/15.txt

1 line
424 B
Plaintext

\v 15 Kale mu oyo tuweereyo eri Katonda buliijo sadaaka ey'eitendo, niikyo ekibala eky'eminwa egyatula eriina lye. \v 16 Naye okukola obusa n'okwikaikana temwerabiranga: kubanga sadaaka egiri ng'egyo gisanyusia inu Katonda. \v 17 Muwulirenga abo ababafuga mubagonderenga: kubanga abo bamoga olw'obulamu bwanyu, ng'abaliwozia bwe baakola; kaisi bakolenga batyo n'eisanyu so ti na kusinda: kubanga ekyo tekyandibagasirye imwe.