lke_heb_text_reg/12/22.txt

1 line
413 B
Plaintext

\v 22 naye mwize ku lusozi Sayuuni, ne ku kibuga kya Katonda omulamu, Yerusaalemi eky'omu igulu, n'eri emitwaalo gya bamalayika, \v 23 eri eikuŋaaniro einene era ekanisa ey'ababeryeberye abaawandiikibwe mu igulu, n'eri Katonda Omulamuzi wa bonabona, n'eri emyoyo gy'abatuukirivu abaatuukiriziibwe, \v 24 n'eri Yesu omubaka w'endagaanu enjaaka, n'eri omusaayi ogw'okumansira ogutumula ebisa okusinga ogwa Abbeeri.