lke_heb_text_reg/11/29.txt

1 line
333 B
Plaintext

\v 29 Olw'okwikirirya ne babita mu Nyanza Emyufu nga ku lukalu: Abamisiri bwe baagezeryeku okukola batyo ne basaanyizibwawo. \v 30 Olw'okwikirirya bugwe wa Yeriko n'agwa, nga kimalire okwebbungululirwa enaku musanvu. \v 31 Olw'okwikirirya Lakabu omwenzi oyo teyazikiririire wamu n'abo abataagonda, bwe yasembeirye abakeeti emirembe.