lke_heb_text_reg/11/23.txt

1 line
491 B
Plaintext

\v 23 Olw'okwikirirya Musa, bwe yazaaliibwe, abazaire be ne bamugisira emyezi isatu, kubanga baamuboine nga musa; ne batatya kiragiro kya kabaka. \v 24 Olw'okwikirirya Musa, bwe yakulire, n'agaana okwetebwanga omwana wo muwala wa Falaawo; \v 25 ng'asinga okutaka okukolebwanga obubbiibi awamu n'abantu ba Katonda okusinga okubbanga n'okwesiima okw'ekibbiibi okuwaawo amangu; \v 26 ng'alowooza ekivume kya Kristo okubba obugaiga obusinga ebintu by'e Misiri: kubanga yeekalirizire empeera eyo.