lke_heb_text_reg/08/01.txt

1 line
258 B
Plaintext

\c 8 \v 1 Kale mu bigambo bye tutumwire kino niikyo ekikolo: tulina kabona asinga obukulu, afaanana atyo, eyatyaime ku mukono omuliiro ogw'entebe ey'Obukulu obw'omu igulu, \v 2 omuweereza w'ebitukuvu, era ow'eweema ey'amazima, Mukama gye yasimbire, ti muntu.