lke_heb_text_reg/07/11.txt

1 line
316 B
Plaintext

\v 11 Kale okutuukirira singa kwabbairewo lwo bwakabona obw'Ekileevi (kubanga abantu baaweweibwe amateeka mu biseera byabwo), kiki ekyetaagya ate kabona ow'okubiri okuyimuka mu ngeri ya Merukizedeeki, n'atabalirwa mu ngeri ya Alooni? \v 12 Kubanga obwakabona bwe buwaaayisibwa, era n'amateeka tegalema kuwaanyisibwa.