lke_heb_text_reg/07/07.txt

1 line
375 B
Plaintext

\v 7 Naye, tekyegaanika n'akatono, omutomuto yasabiirwe omukulu omukisa. \v 8 Era mu ekyo abaweweibwe ebitundu eby'eikumi niibo bantu abaafiirire; naye mu kidi abiweebwa iye oyo ategeezebwa nga mulamu. \v 9 Era, okutumula kuti, ne Leevi, aweebwa omusolo, yaguwereireyo mu Ibulayimu; \v 10 kubanga yabbaire akaali mu ntumbu gya gya zeizawe, Merukizeideeki bwe yamusisinkanire.