lke_heb_text_reg/06/13.txt

1 line
275 B
Plaintext

\v 13 Kubanga, Katonda bwe yasuubizirye Ibulayimu, bwe watabbaire gw'asobola kulayira amusinga obukulu, ne yeerayira yenka \v 14 ng'atumula nti Mazima okuwa omukisa naakuwanga omukisa, n'okwalya naakwazanga. \v 15 Atyo bwe yamalire okugumiinkirizia n'aweebwa ekyasuubiziibwe.