lke_heb_text_reg/06/04.txt

1 line
375 B
Plaintext

\v 4 Kubanga abo abamala okwakirwa, ne balega ku kirabo eky'omu igulu, ne bafuuka abaikirirya ekimu mu Mwoyo Omutukuvu, \v 5 ne balega ku kigambo ekisa ekya Katonda ne ku maani ag'emirembe egyaaba okwiza, \v 6 ne bagwa okubivaamu, tekisoboka ibo okubairya obuyaka olw'okwenenya; nga beekomererera bonka omulundi ogw'okubiri Omwana wa Katonda, ne bamukwatisia ensoni mu lwatu.