lke_heb_text_reg/01/08.txt

1 line
272 B
Plaintext

\v 8 naye ku Mwana atumula nti Entebe yo, ai Katonda, yo lubeerera emirembe n'emirembe; N'omwigo ogw'obugolokofu niigwo mwigo ogw'obwakabaka bwo. \v 9 Watakire obutuukirivu, n'okyawa obujeemu; Katonda, Katonda wo, kyaviire akufukaku Amafuta ag'okusanyuka okusinga bainawo.