Tue Feb 06 2024 01:16:13 GMT+0900 (Yakutsk Standard Time)

This commit is contained in:
amaziba_ministries 2024-02-06 01:16:14 +09:00
parent 543a3bf021
commit 68aec45515
5 changed files with 9 additions and 1 deletions

1
07/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\c 7 \v 1 Kubanga Merukizedeeki oyo kabaka we Saalemi, kabona wa Katonda Ali waigulu einu, eyasisinkanire Ibulayimu ng'aira ng'ava okwita bakabaka, n'amusabira omukisa, \v 2 era Ibulayimu gwe yagabiire ekitundu eky'eikumi ekye byonabyona (eky'oluberyeberye, mu kutegeezebwa, kabaka wo butuukirivu, era eky'okubiri, kabaka w'e Saalemi, niiye kabaka ow'emirembe; \v 3 abula Itaaye, abula Maye, abula bazeizabe, abula lunaku lwe yasookeireku waire enkomerero y'obulamu, naye eyafaananyiziibwe Omwana wa Katonda), abba kabona ow'olubeerera enaku gy'onagyona,

1
07/04.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 4 Kale mulowooze omuntu oyo bwe yabbaire omukulu, Ibulayimu zeiza omukulu gwe yawaire ekitundu eky'eikumi ku munyago ogw'okwebonaanya. \v 5 N'abo ab'omu baana ba Leevi abaaweweibwe obwakabona amateeka gabalagira okusoloozianga ebitundu eby'eikumi mu bantu, niibo bagande baabwe, waire ng'abo bava mu ntumbu gya Ibulayimu: \v 6 naye oyo, atabaliibwe mu kika kyabwe, yasoloozere Ibulayimu n'asabira omukisa mwene byasuubiziibwe.

1
07/07.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 7 Naye, tekyegaanika n'akatono, omutomuto yasabiirwe omukulu omukisa. \v 8 Era mu ekyo abaweweibwe ebitundu eby'eikumi niibo bantu abaafiirire; naye mu kidi abiweebwa iye oyo ategeezebwa nga mulamu. \v 9 Era, okutumula kuti, ne Leevi, aweebwa omusolo, yaguwereireyo mu Ibulayimu; \v 10 kubanga yabbaire akaali mu ntumbu gya gya zeizawe, Merukizeideeki bwe yamusisinkanire.

1
07/11.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 11 Kale okutuukirira singa kwabbairewo lwo bwakabona obw'Ekileevi (kubanga abantu baaweweibwe amateeka mu biseera byabwo), kiki ekyetaagya ate kabona ow'okubiri okuyimuka mu ngeri ya Merukizedeeki, n'atabalirwa mu ngeri ya Alooni? \v 12 Kubanga obwakabona bwe buwaaayisibwa, era n'amateeka tegalema kuwaanyisibwa.

View File

@ -84,6 +84,10 @@
"06-13",
"06-16",
"06-19",
"07-title"
"07-title",
"07-01",
"07-04",
"07-07",
"07-11"
]
}