Tue Feb 06 2024 01:04:10 GMT+0900 (Yakutsk Standard Time)
This commit is contained in:
parent
d5d1ffb9da
commit
307a7d7fe7
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 11 Kubanga oyo atukuza era n'abo abatukuzibwa b'omumu bonabona: kyava aleka okukwatibwa ensoni okubeetanga ab'oluganda, \v 12 ng'atumula nti Ndikobera bagande bange eriina lyo, Ndikwemba wakati mu ikuŋŋaaniro.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 13 Era ate nti Nze naamwesiganga oyo. Era ate nti Bona nze n'abaana Katonda be yampaire. \v 14 Kale kubanga abaana bagaita omusaayi n'omubiri, era naye mwene atyo yagaitiire ebyo; olw'okufa kaisi azikirirye oyo eyabbaire n'amaani ag'okufa, niiye Setaani; \v 15 era kaisi abawe eidembe abo bonabona abali mu bwidu obulamu bwabwe bwonabwona olw'entiisia y'okufa.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 16 Kubanga mazima bamalayika ti b'ayamba, naye ayamba izaire lya Ibulayimu. \v 17 Kyekyaviire kimugwanira mu byonabyona okufaananyizibwa bagande, kaisi abbenga kabona asinga obukulu ow'ekisa omwesigwa mu bigambo ebiri eri Katonda, olw'okutangirira ebibbiibi by'abantu. \v 18 Kubanga olw'okubonyaabonyezebwa iye mweene ng'akemebwa, kyava asobola okubayamba abo abakemebwa.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\c 3 \v 1 Kale, ab'oluganda abatukuvu, abalina omugabo mu kwetebwa okw'omu igulu, mulowooze Omutume era Kabona Asinga Obukulu ow'eidiini gwe twatula, Yesu; \v 2 eyabbaire omwesigwa eri oyo eyamulondere, era nga Musa bwe yabbaire omwesigwa mu nyumba ye yonayona. \v 3 Kubanga oyo asaanyizibwa ekitiibwa ekingi okusinga Musa, ng'azimba enyumba bw'abba n'eitendo eringi okusinga enyumba. \v 4 Kubanga buli nyumba wabbaawo agizimba; naye eyazimbire byonabyona niiye Katonda.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 5 No Musa yabbaire mwesigwa iye mu nyumba ye yonayona ng'omwidu, olw'okutegeeza ebyabbaire byaba okutumulwa; \v 6 naye Kristo yabbaire mwesigwa iye ng'omwana ku nyumba ye; naife tuli nyumba y'oyo, oba nga twakwatiranga dala obuvumu bwaisu n'okwenyumirizia okw'okusuubira kwaisu nga binyweire okutuusia enkomerero.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
Ensuula 3
|
|
@ -48,6 +48,13 @@
|
||||||
"02-01",
|
"02-01",
|
||||||
"02-02",
|
"02-02",
|
||||||
"02-05",
|
"02-05",
|
||||||
"02-07"
|
"02-07",
|
||||||
|
"02-09",
|
||||||
|
"02-11",
|
||||||
|
"02-13",
|
||||||
|
"02-16",
|
||||||
|
"03-title",
|
||||||
|
"03-01",
|
||||||
|
"03-05"
|
||||||
]
|
]
|
||||||
}
|
}
|
Loading…
Reference in New Issue