Tue Feb 06 2024 01:44:17 GMT+0900 (Yakutsk Standard Time)

This commit is contained in:
amaziba_ministries 2024-02-06 01:44:18 +09:00
parent 1f7718cdfa
commit 1d3b9fe1f9
7 changed files with 13 additions and 1 deletions

1
13/12.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 12 Era ne Yesu kyeyaviire abonabonera ewanza wa wankaaki, kaisi atukulye abantu n'omusaayi gwe iye. \v 13 Kale tufulume okwaba gy'ali ewanza w'olusiisira nga twetiikire ekivumi kye. \v 14 Kubanga wano tubula kibuga ekibbeererawo, naye tusagira ekyaba okwiza.

1
13/15.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 15 Kale mu oyo tuweereyo eri Katonda buliijo sadaaka ey'eitendo, niikyo ekibala eky'eminwa egyatula eriina lye. \v 16 Naye okukola obusa n'okwikaikana temwerabiranga: kubanga sadaaka egiri ng'egyo gisanyusia inu Katonda. \v 17 Muwulirenga abo ababafuga mubagonderenga: kubanga abo bamoga olw'obulamu bwanyu, ng'abaliwozia bwe baakola; kaisi bakolenga batyo n'eisanyu so ti na kusinda: kubanga ekyo tekyandibagasirye imwe.

1
13/18.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 18 Mutusabirenga: kubanga tumanyiire dala nga tulina omwoyo omusa, nga tutaka okubbanga n'empisa ensa mu byonabyona. \v 19 Era okusinga einu mbeegayirira okukolanga mutyo, kaisi ngirizibwewo mangu gye muli.

1
13/20.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 20 Naye Katonda ow'emirembe, eyairiryewo okuva mu bafu omusumba w'entama omukulu olw'omusaayi ogw'endagaano ey'olubeerera, niiye Mukama waisu Yesu, \v 21 abatuukirize mu buli kigambo ekisa okukolanga by'ataka, ng'akolera mu ife ekisiimibwa mu maiso ge, ku bwa Yesu Kristo; aweebwenga ekitiibwa emirembe n'emirembe. Amiina.

1
13/22.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 22 Naye mbabuulirira, ab'oluganda, muguminkirizenga ekigambo eky'okubuulirira: kubanga mbawandiikiire mu bigambo bitono. \v 23 Mumanye nga mugande waisu Timoseewo yalekwirwe; bw'aliiza amangu, ndibabonera wamu naye.

2
13/24.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1,2 @@
24 Musugirye bonabona abafuga, n'abatukuvu bonabona. Ab'omu Italiya babasugiirye.
25 Ekisa kibbenga naimwe mwenamwena. Amiina.

View File

@ -165,6 +165,11 @@
"13-03",
"13-05",
"13-07",
"13-09"
"13-09",
"13-12",
"13-15",
"13-18",
"13-20",
"13-22"
]
}