\v 12 Zirupa omuzaana wa Leeya n'azaalira Yakobo omwana ow'obwisuka ow'okubiri. \v 13 Leeya n'atumula nti Mboine omukisa! kubanga abawala banjetanga we mukisa: n'amutuuma eriina lye Asezi.