|
\v 24 N'atumula nti iwe mwana wange Esawu dala dala? N'atumula nti Niize oyo. \v 25 N'atumula nti Gunsembererye, nzeena n'alya ku muyigo ogw'omwana wange, obulamu bwange bukusabire omukisa. N'agusemberya gy'ali, n'alya; n'amuleetera omwenge, n'anywa. |