\v 18 No Enoka n'azaala Iradi: Iradi n'azaala Mekuyaeri: Mekuyaeri n'azaala Mesusaeri: \v 19 Lameka n'akwa abakali babiri; ow'oluberyeberye eriina lye Ada, n'ow'okubiri eriina lye Zira.