\v 1 Adamu n'amanya Kaawa mukali we; n'abba ekida, n'azaala Kayini, n'atumula nti Mpeereirwe Omusaiza eri Mukama. \v 2 Era ate n'azaala mugande we Abiri. Abiri n'aba musumba we ntama, naye Kayini n'abba mulimi wa eitakali.