\v 25 Awo olwatuukire, Laakeeri bwe yamalire okuzaala Yusufu, Yakobo n'akoba Labbaani nti Nsindika njabe mu kifo ky'ewaisu, era mu nsi ey'ewaisu. \v 26 Mpa bakaali bange n'abaana bange be nakuweerereryanga, neyabire: kubanga omaite okuweererya kwange kwe nakuweereryanga.