lke_gen_text_reg/30/33.txt

1 line
303 B
Plaintext
Raw Permalink Normal View History

\v 33 Butyo obutuukirivu bwange bulimpozererya oluvanyuma, bw'oliiza olw'empeera yange eri mu maiso go: buli eteri ya bujagijagi oba eya bitanga mu mbuli, oba ngirugavu mu ntama, eyo bw'eriboneka nanze eribalibwa nga ngibbe. \v 34 Labbaani n'atumula nti bona, nanditakire kibbe ng'ekigambo kyo bwe kiri.