Mon Jul 24 2023 17:51:06 GMT+0900 (Yakutsk Standard Time)

This commit is contained in:
amaziba_ministries 2023-07-24 17:51:07 +09:00
parent 1d79b8dcf0
commit c6aadd646a
10 changed files with 19 additions and 1 deletions

1
01/11.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 11 Kubanga mbategeeza, ab'oluganda, nti enjiri eyabuuliirwe nze ti ya buntu: \v 12 kubanga nzena tinagiweweibwe muntu so tinjigirizibwanga, naye mu kubikkuliwa kwa Yesu Kristo.

1
01/13.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 13 Kubanga mwawuliire bwe nabbanga eira mu mpisa gy'Ekiyudaaya, nga nayiganyanga ekanisa ya Katonda awabula kigera ne nginyaga, \v 14 ne mbitiririanga mu mpisa gy'Ekiyudaaya okusinga bangi bwe twakulire mu igwanga lyaisu, nga mbasinganga okubba n'eiyali eringi einu mu mpisa gye naweweibwe bazeiza bange

1
01/15.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 15 Naye Katonda bwe yasiimire, eyanjawiire okuva mu kida kya mawange, n'anjeta olw'ekisa kye, \v 16 okubikulira Omwana we mu nze, kaisi mubuulirenga mu b'amawanga; amangu ago tinateserie na mubiri waire no musaayi: \v 17 so tinayambukire Yerusaalemi eri abo abansookere okubba abatume: naye nayabire mu Buwalabu, ne ngira ate mu Ddamasiko.

1
01/18.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 18 Awo bwe wewabitirewo emyaka eisatu ne nyambuka e Yerusaalemi okubona Keefa, ne malayo gy'ali enaku ikumi na itaanu. \v 19 Naye tinaboine ogondi ku batume wabula Yakobo muganda wa Mukama waisu. \v 20 Kale, bye mpandiika, bona, mu maiso ga Katonda timbeeya.

1
01/21.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 21 Awo ne njaba mu njuyi egy'e Busuuli ne Kirukiya. \v 22 Ne mba nga nkaali kutegeerebwa mu maiso g'ekanisa egy'e Buyudaaya egiri mu Kristo: \v 23 naye ne bawuliranga buwuliri nti Eyatuyiganyanga eira atyanu abuulira okwikiriria kwe yanyaganga eira. \v 24 ne bagulumizia Katonda ku lwange.

1
02/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\c 2 \v 1 1 Awo oluvanyuma, emyaka bwe gyabitirewo ikumi n'aina, naninire e Yerusaalemi wamu ne Balunabba ne ntwala ne Tito. \v 2 Nanininireyo lwa kubikkuliwa; ne mbanjulira enjiri, gye mbuulira mu b'amawanga, naye mu kyama eri abo abaatenderezeibwe, mpozi ndeke okugenderanga obwereere oba nga njabire.

1
02/03.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 3 Naye waire Tito eyabbaire awamu nanze, eyabbaire Omuyonaani, teyawalirizibwe kukomolebwa: \v 4 naye olw'ab'oluganda ab'obubbeyi abaayingizibwe mu kyama, abaayingire mu kyama okukeeta eidembe lyaisu lye tulina mu Kristo Yesu, okututeeka mu bwidu: \v 5 abo tetwabagondeireku saawa n'eimu okufugibwa ibo; amazima g'enjiri gagumenga gye muli.

1
02/06.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 6 Naye abaatenderezebwa okubba abakulu (nga bwe bali ekimu gye ndi; Katonda tasosola mu bantu) abaatenderezeibwe tebannyongeireku kintu: \v 7 naye mu ngeri egendi, bwe baboine nga nagisisiibwe enjiri y'abo abatali bakomole, nga Peetero ey'abakomole \v 8 (kubanga eyakoleire Peetero olw'obutume bw'abakomole niiye yakoleire nzena olw'ab'amawanga);

1
02/title.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
Ensuula 2

View File

@ -41,6 +41,15 @@
"01-01",
"01-03",
"01-06",
"01-08"
"01-08",
"01-11",
"01-13",
"01-15",
"01-18",
"01-21",
"02-title",
"02-01",
"02-03",
"02-06"
]
}