lke_gal_text_reg/03/10.txt

1 line
429 B
Plaintext

\v 10 Kubanga bonabona abemerera mu bikolwa by'amateeka, bafugibwa kikolimo: kubanga kyawandiikibwe nti Akolimiirwe buli atabinyiikirira byonabyona ebyawandiikiibwe mu kitabo ky'amateeka, okubikolanga. \v 11 Era kimanyibwe nga mu mateeka wabula aweebwa butuukirivu eri Katonda: kubanga nti Abatuukirivu baabbanga balamu lwo kwikirirya; \v 12 naye amateeka tigemerera mu kwikirirya; naye nti Omuntu agakola yabbanga mulamu mu igo.