lke_ezr_text_reg/04/07.txt

1 line
342 B
Plaintext
Raw Blame History

This file contains ambiguous Unicode characters

This file contains Unicode characters that might be confused with other characters. If you think that this is intentional, you can safely ignore this warning. Use the Escape button to reveal them.

\v 7 Ku mirembe gya Alutagizerugizi Bisulamu n'awandiika ne Misuledasi ne Tabeeri na bainaye abandi eri Alutagizerugizi kabaka w'e Buperusi: era ebbaluwa yawandiikirwe mu nyukuta egy'e Kisuuli, no mu lulimi Olusuuli. \v 8 Lekumu owessaza no Simusaayi omuwandiiki ne bawandiika ebbaluwa eri Alutagizerugizi kabaka okuloopa Yerusaalemi bati: