\v 11 Abaana ba Bebayi, lukaaga mu abiri mu basatu. \v 12 Abaana ba Azugaadi, lukumi mu bibiri mu abiri mu babiri. \v 13 Abaana ba Adonikamu, lukaaga mu nkaaga mu mukaaga. \v 14 Abaana ba Biguvaayi, enkumi ibiri mu ataano mu mukaaga.