1 line
371 B
Plaintext
1 line
371 B
Plaintext
\v 12 Ekiseera kituukire, olunaku lusembeire kumpi: agula aleke okusanyuka, so n'atunda aleke okunakuwala: kubanga obusungu buli ku lufulube lwabwe lwonalwona. \v 13 Kubanga atunda taliira eri ekyo ekitundibwa, waire nga bakaali balamu: kubanga okwolesebwa kw'o lufulube lwabwe lwonalwona, tiwalibba aliira; so tewalibba alyenywezya mu butali butuukirivu obw'obulamu bwe. |