lke_ezk_text_reg/47/13.txt

1 line
319 B
Plaintext

\v 13 Ati bw'atumula Mukama Katonda nti eno niiye eribba ensalo gye muligabaniraku ensi okubba obusika ng'ebika eikumi n'ebibiri ebya Isiraeri bwe biri: Yusufu alibba n'emigabo. \v 14 Mwena muligisika buli muntu nga mwinaye: gye nayimusiirye omukono gwange okugiwa bazeiza banyu: era ensi eno eribagwira okubba obusika.