lke_ezk_text_reg/47/03.txt

1 line
464 B
Plaintext

\v 3 Omusaiza bwe yaviiremu ng'a njaba ebuvaisana ng'a kwaite omuguwa mu mukono gwe, n'agera emikono lukumi, n'a mbitya mu maizi, amaizi agakoma mu bukongovvule. \v 4 Ate n'agera lukumi, n'a mbitya mu maizi, amaizi agakoma mu makumbo. Ate n'agera lukumi, n'a mbitya mu maizi, amaizi agakoma mu nkende. \v 5 Oluvanyuma n'agera lukumi; ne gubba mwiga gwe ntasoboire kusomoka: kubanga amaizi gabbaire gatumbwire, amaizi ag'o kuwugirira, omwiga ogutasoboka kusomokeka.