1 line
331 B
Plaintext
1 line
331 B
Plaintext
\v 10 Obuperusi ne Ludi ne Puti baali mu igye lyo, abasaiza bo abalwani: bawanikanga mu iwe engabo n'enkoofiira: batendere obusa bwo. \v 11 Abasaiza ab'e Yaluvadi wamu n'eigye lyo babbanga ku babugwe bo okwetooloola, n'Abagamada baabbanga mu bigo byo: baawanikanga engabo gyabwe ku babugwe bo okwetooloola: batuukiriirye obusa bwo. |