1 line
482 B
Plaintext
1 line
482 B
Plaintext
\v 26 Eriyo Meseki; Tubali, n'o lufulube lwe lwonalwona amagombe ge gamwetooloire: bonabonna abatali bakomole, abaitiibwe n'e kitala; kubanga baaleetanga entiisya yaabwe mu nsi ey'a balamu. \v 27 So tebaligalamira wamu n'a b'a maani abagwire ku batali bakomole, abaitire mu magombe nga balina eby'o kulwanisya byabwe n'e bitala byabwe nga biteekeibwe ku mitwe gyabwe, n'o butali butuukirivu bwabwe buli ku magumba gaabwe; kubanga baabbanga ntiisya eri ab'a maani mu nsi ey'a balamu. |