lke_ezk_text_reg/27/22.txt

1 line
274 B
Plaintext

\v 22 Abasuubuli ab'e Seeba ne Laama baabbanga basuubuli bo: baawangayo olw'ebintu byo eby'akaloosa ebisinga byonabyona n'a mabbaale gonagona ag'omuwendo omungi n'e zaabu. \v 23 Kalani, ne Kane ne Edeni n'a basuubuzi ab'e Seeba ne Asuli, ne Kirunaadi baabbanga basuubuzi bo.