\v 15 Bulisinga obwakabaka bwonabwona okujeezebwa; so tibulyegulumizya ate ku mawanga: era ndibakendeerya, so tibalifuga ate mawanga. \v 16 So tebulibba ate bwesige bwe nyumba ya Isiraeri, nga bwijukirya obutali butuukirivu, bwe bakebuka okubalingiriira; kale balimanya nga ninze Mukama Katonda.