\v 14 Awo n'andeeta eri olwigi olw'omulyango ogw'enyumba ya Mukama ogwayolekeire obukiika obugooda; awo, bona, abakali nga batyaime eyo nga bakungira Tamuzi. \v 15 Awo n'ankoba nti oboine, omwana w'omuntu? era wabona ate emizizyo egisinga gino obukulu.