Tue Aug 13 2024 23:01:25 GMT+0900 (Yakutsk Standard Time)
This commit is contained in:
parent
46bbe9f2a4
commit
c7ad6afa12
|
@ -0,0 +1 @@
|
|||
\v 7 Mukama Katonda kyava atumula ati nti kubanga muli ba mawagali okusinga amawanga agabeetooloire, so timutambuliire mu mateeka gange, so timukwaite misango gyange, so timukolere ng'ebiragiro bwe biri eby'amawanga agabeetooloire; \v 8 Mukama Katonda kyava atumula ati nti Bona, nze, ninze mwene, ndi mulabe wo; era ndituukirirya emisango wakati mu iwe amawanga nga gabona.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
|||
\v 9 Era ndikolera mu iwe ekyo kye ntakolanga, era kye ntayaba kukola ate ekiri kityo, olw'emizizyo gyo gyonagyona. \v 10 Baitawabwe kyebaliva baliira abaana wakati mu iwe, n'abaana balirya baitawabwe: era ndituukiririrya emisango mu iwe, n'ekitundu kyo kyonakyona ekifiikirewo ndikisaasaanirya eri empewo gyonagyona.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
|||
\v 11 Kale, nga bwe ndi omulamu, bw'atumula Mukama Katonda, kubanga wayonoonere awatukuvu wange n'ebibyo byonabyona eby'ebiive n'ebibyo byonabyona eby'emizizyo, nzena kyendiva nkukendeerya; so n'amaiso gange tegalisonyiwa so nzena tindikwatibwa kisa. \v 12 Ekitundu kyo eky'okusatu kirifa kawumpuli, era balimalibwawo n'enjala wakati mu iwe; n'ekitundu eky'okusatu kirigwa n'ekitala okukwetooloola; n'ekitundu eky'okusatu ndikisaasaanirya eri empewo gyonagyona, ninsowola ekitala ekiribasengererya.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
|||
\v 13 Obusungu bwange bwe bulituukirira butyo, era ndiikutya ekiruyi kyange ku ibo, kale ndisanyusibwa: kale balimanya nga ninze Mukama ntumwire olw'obunyiikivu bwange, bwe ndimala okutuukiririrya ku ibo ekiruyi kyange. \v 14 Era ate ndikufuula amatongo n'ekivumi mu mawanga gonagona agakwetooloire, abo bonabona ababitawo nga babona.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
|||
\v 15 Awo kiribba kivumi n'ekikiinu ekiyigirwaku era ekisamaalirirwa eri amawanga agakwetooloire, bwe ndituukiririrya emisango mu iwe nga ndiku obusungu n'ekiruyi, era nga nenya n'ekiruyi: nze Mukama nkitumwire \v 16 bwe ndibaweereryaku obusaale obubbiibi obw'enjala obw'okuzikirirya bwe ndiweererya okubazikirirya: era ndyongerya ku imwe enjala, era ndimenya omwigo gwanyu ogw'omugaati; \v 17 era ndibaweereryaku enjala n'ensolo embiibbi, era girikufiirirya; era kawumpuli n'omusaayi biribita mu iwe; era ndikuleetaku ekitala: nze Mukama ntumwiire.
|
|
@ -79,6 +79,10 @@
|
|||
"05-title",
|
||||
"05-01",
|
||||
"05-03",
|
||||
"05-05"
|
||||
"05-05",
|
||||
"05-07",
|
||||
"05-09",
|
||||
"05-11",
|
||||
"05-13"
|
||||
]
|
||||
}
|
Loading…
Reference in New Issue