lke_ezk_text_reg/27/16.txt

1 line
554 B
Plaintext
Raw Normal View History

\v 16 Obusuuli yabbanga, musuubuli wo olw'o lufulube lw'emirimu gyo: baawangayo olw'e bintu byo amabbaale aga nawandagala n'olugoye olw'e fulungu n'o mulimu ogw'eidalizi ne bafuta ensa ne kolali n'a mabbaale amatwakaali, \v 17 Yuda n'e nsi ye Isiraeri baabbanga basuubuzi bo: baawangayo olw'obuguli bwo eŋaanu ey'e Minisi n'eby'akaloosa n'o mubisi gw'e njoki n'amafuta n'e nvumbo. \v 18 Damasiko yabbanga musuubuzi wo olw'o lufulube olw'e mirimu gyo, olw'olufulube lw'o bugaiga obw'engeri gyonagyona: n'omwenge ogw'e Keruboni n'ebyoya by'e ntama ebyeru.