3 lines
376 B
Plaintext
3 lines
376 B
Plaintext
|
\v 44 Era ewanza w'o luya olw'omunda wabbairewo enyumba egy'a bembi mu luya olw'o munda olwabbaire ku mbali g'o mulyango ogw'obukiika obugooda: era gyalingiriire obukiika obulyo: nga waaliwo imu ku mbali kw'o mulyango ogw'e buvaisana elingirira obukiika obugooda.
|
|||
|
\v 45 Awo n'ankoba nti Enyumba eno eringirira obukiika obulyo ya bakabona abakuumi b’e nyumba gye balagiirwe.
|