1 line
412 B
Plaintext
1 line
412 B
Plaintext
|
\v 8 Naye ne banjeemera ne batataka kumpulira; tebaaswire buli muntu emizizyo egy'amaiso gaabwe, so tibaalekere bifaananyi bye Misiri: kale ne ntumula okubafukaku ekiruyi kyange, okutuukirirya obusungu bwange ku ibo wakati mu nsi y'e Misiri. \v 9 Naye nakola olw'eriina lyange lireke okuvumisibwa mu maiso g'a mawanga, mwe babbaire, ba neetegerezerye mu maiso gaabwe gye babbaire, nga mbatoola mu nsi y'e Misiri.
|