Compare commits

...

10 Commits

63 changed files with 136 additions and 1 deletions

1
02/07.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 7 N'alera Kadasa, niiye Eseza muwala wa itaaye omutomuto: kubanga teyabbaire no itaaye waire maye, era omuwala oyo yabbaire musa inu; awo maye no itaaye bwe bafiire, Moludekaayi n'amutwala okubba omwana we iye.

1
02/08.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 8 Awo olwatuukire ekiragiro kya kabaka n'eiteeka lye bwe byawuliirwe, n'abawala bangi nga bakuŋaanire e Susani mu lubiri mu mukono gwa Kegayi, awo Eseza n'atwalibwa mu nyumba ya kabaka mu mukono gwa Kegayi omukuumi w'abakali. \v 9 Awo omuwala oyo n'amusanyusya, n'afuna ekisa eri iye; n'ayanguwa okumuwa ebintu bye eby'okulongoosya wamu n'emigabo gye n'abawala omusanvu abaagwaniire okubamuwa nga batoolebwa mu nyumba ya kabaka: n'amwijulula iye n'abawala be n'abayingirya mu kifo ekyasingire obusa mu nyumba ey'abakali.

1
02/10.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 10 Eseza yabbaire tategeezanga abantu be bwe babbaire waire ekika kye: kubanga Moludekaayi yabbaire amukuutiire obutakitegeeza. \v 11 Era Moludekaayi n'atambuliranga buli lunaku mu maiso g'oluya lw'enyumba ey'abakali, okumanya Eseza bw'ali, era ky'alibba.

1
02/12.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 12 Awo ekiwu kya buli muwala bwe kyaizire okuyingira eri kabaka Akaswero, ng'amalire okukolerwa ng'eiteeka ery'abakali bwe liri emyezi ikumi n'eibiri, (kubanga enaku egy'okulongoosa kwabwe bwe gyatuukiriranga ityo, emyezi mukaaga amafuta ag'omusita, nemyezi mukaaga eby'akaloosa n'ebintu eby'okulongoosa abakali,) \v 13 kale atyo omuwala kaisi naiza eri kabaka, kyonakyona kye yatakire n'akiweebwa okwaba naye ng'ava mu nyumba ey'abakali ng'ayaba mu nyumba ya kabaka.

1
02/14.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 14 Yayabire akawungeezi n'airawo amakeeri mu nyumba ey'abakali ey'okubiri mu mukono gwa Saasugazi omulaawe wa kabaka eyakuumanga abazaana: teyayingiire ate eri kabaka, wabula nga kabaka amusanyukiire, era ng'ayeteibwe n'eriina.

1
02/15.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 15 Awo oluwalo lwa Eseza omuwala wa Abikayiri itaaye wa Moludekaayi omutomuto eyamutwaire okubba omwana we bwe lwabbaire lutuukire, okuyingira eri kabaka, teyabbaire ku kye yeetaagire wabula ebyo Kegayi, omulaawe wa kabaka, omukuumi w'abakali, bye yalagiire. Eseza n'aganja mu maiso g'abo bonabona abaamulingiriire. \v 16 Awo Eseza n'atwalibwa eri kabaka Akaswero mu nyumba ye eya kabaka mu mwezi ogw'eikumi, niigwo mwezi Tebesi mu mwaka ogw'omusanvu ogw'okufuga kwe.

1
02/17.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 17 Awo kabaka n'ataka Eseza okusinga abakali bonabona, n'abona ekisa n'okuganja mu maiso ge okusinga abawala bonabona: n'okuteeka n'ateeka engule ey'obwakabaka ku mutwe gwe n'amufuula kadulubaale mu kifo kya Vasuti. \v 18 Awo kabaka n'afumbira abakungu be bonabona n'abaidu be embaga enkulu, embaga ya Eseza; n'awa amasaza okusonyiyibwa, n'agaba ebirabo, ng'obugabi bwa kabaka bwe bwabbaire.

1
02/19.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 19 Awo abawala bwe babbaire bakuŋaanire omulundi ogw'okubiri, awo Moludekaayi n'atyama mu mulyango gwa kabaka. \v 20 Eseza yabbaire tategeezanga ekika kye bwe kyabbaire waire abantu be; nga Moluddeksayi bwe yamukuutiire: kubanga Eseza yakolere ekiragiro kya Moludekaayi nga bwe yakolanga bweyabbaire ng'akaali amulera. \v 21 Awo mu biseera ebyo, Moludekaayi ng'atyaime mu mulyango gwa kabaka, babiri ku balaawe ba kabaka, Bigusani no Teresi, ku abo abaakuumanga olwigi, ne basunguwala ne bagezyaku okukwata kabaka Akaswero.

1
02/22.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 22 Awo ekigambo ekyo ne kimanyibwa Moludekaayi n'akikobera Eseza kadulubaale; Eseza n'akobera kabaka mu liina lya Moludekaayi. \v 23 Awo ekigambo ekyo bwe baakikeneenyere, ne kiboneka nga bwe kyabbaire kityo, bombiri ne bawanikibwa ku musaale: awo ne kiwandiikibwa mu kitabo eky'ebigambo ebya buli lunaku mu maiso ga kabaka.

1
03/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\c 3 \v 1 Awo oluvanyuma lw'ebyo kabaka Akaswero n'akulya Kamani mutaane wa Kamedasa Omwagaagi namusukirirya, n'agulumizya entebe ye okusinga abakungu bonabona ababbaire naye. \v 2 Awo Abaidu bonabona aba kabaka ababbaire mu mulyango gwa kabaka ne bakutamira Kamani ne bamuvuunamira: kubanga kabaka bwe yabbaire alagiire atyo ebigambo bye. Naye Moludekaayi teyamukutamiire so teyamuvuunamiire.

1
03/03.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 3 Awo Abaidu ba kabaka ababbaire mu mulyango gwa kabaka ne bakoba Moludekaayi nti Kiki ekikusobeserye ekiragiro kya kabaka? \v 4 Awo olwatuukire bwe batumulanga naye buli lunaku naye n'atabawulira, ne babuulira Kamani okubona ebigambo bya Moludekaayi oba nga byanywera: kubanga yabbaire ababuuliire nga Muyudaaya.

1
03/05.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 5 Awo Kamani bwe yaboine nga Moludekaayi teyamutire so teyamuvuunamiire, kale Kamani naizula obusungu. \v 6 Naye n'abona nga tekugasa okukwata Moludekaayi yenka; kubanga babbaire bamutegeezerye abantu ba Moludekaayi bwe baali: Kamani Kyeyaviire asala amagezi okuzikirizya Abayudaaya bonabona abaali mu bwakabaka bwonabwona obwa Akaswero, abantu ba Moludekaayi.

1
03/07.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 7 Awo mu mwezi ogw'olubereberye, niigwo mwezi Nisani, mu mwaka ogw'eikumi neibiri ogwa kabaka Akaswero, ne bakubba Puli, niibwo bululu, mu maiso ga Kamani buli lunaku era buli mwezi okutuusya ku mwezi ogw'eikumi n'eibiri, niigwo mwezi Adali.

1
03/08.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 8 Awo Kamani n'akoba kabaka Akaswero nti Waliwo abantu abasasaine abataataaganire mu mawanga mu masaza gonagona ag'obwakabaka bwo; n'amateeka gaabwe tegafaanana mateeka ge igwanga lyonalyona; so tebakwata mateeka ga kabaka; kyekiva kireka okugasa kabaka okubaganya. \v 9 Kabaka bw'eyasiima, kiwandiikibwe bazikirizibwe: nanze ndisasula etalanta egya feeza mutwalo mu mikono gy'abo abagisisiibwe okukuuma omulimu (gwa kabaka), okugireeta mu mawanika ga kabaka.

1
03/10.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 10 Awo kabaka n'atoola empeta ye ku mukono gwe n'agiwa Kamani mutaane wa Kamedasa Omwagaagi omulabe w'Abayudaaya. \v 11 Awo kabaka n'akoba Kamani nti Efeeza eweereibwe gy'oli era n'abantu okubakola nga bw'osiima.

1
03/12.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 12 Awo ne beeta abawandiiki ba kabaka mu mwezi ogw'oluberyeberye ku lunaku lwagwo olw'eikumi n'eisatu, ne bawandiika nga byonabyona bwe byabbaire Kamani bye yabbaire alagiire abaamasaza ba kabaka, n'abaami abaafuganga buli isaza n'abakulu ba buli igwanga; eri buli isaza ng'empandiika yaalyo bwe yabbaire, n'eri buli igwanga ng'olulimi lwabwe bwe lwabbaire: mu liina lya kabaka Akaswero mwe byawandiikiirwe, era byateekeibweku akabonero n'empeta ya kabaka. \v 13 Ne baweererya ebbaluwa ne gitwalibwa ababaka mu masaza gonagona aga kabaka, okuzikirizya n'okwita n'okumalawo Abayudaaya bonabona, abatobato n'abakaire, abaana abatobato n'abakali, ku lunaku lumu, ku lunaku olw'eikumi n'eisatu olw'omwezi ogweikumi n'ebbiri, niigwo mwezi Adali, n'okutwala omunyago gwabwe okubba omuyiggo.

1
03/14.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 14 Ebyatoleibwe mu kiwandiiko ne biraaliikibwa eri amawanga gonagona, ekiragiro kirangirirwe mu buli isaza, kaisi beeteekereteekere olunaku olwo. \v 15 Awo ababaka ne banguwa ne baaba olw'ekiragiro kya kabaka, eiteeka ne libuulirwa mu lubiri lwe Susani: awo kabaka no Kamani ne batyama okunywa; naye ekibuga kya Susani ne kibulwa amagezi.

1
03/title.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
Ensuula 3

1
04/title.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
Ensuula 4

1
05/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\c 5 \v 1 Awo olwatuukire ku lunaku olw'okusatu Eseza n'avaala ebivaalo bye ebya kadulubaale, n'ayemerera mu luya olw'omukati olw'ennyumba ya kabaka, okwolekera enyumba ya kabaka: kabaka n'atyama ku ntebe ye ey'obwakabaka mu nyumba ya kabaka okwolekera omulyango gw'enyumba. \v 2 Awo olwatuukire kabaka bwe yaboine Eseza kadulubaale ng'ayemereire mu luya, kale n'aganja mu maiso ge: kabaka n'agololera Eseza omwigo ogwa zaabu ogwabbaire mu mukono gwe. Awo Eseza n'asembera n'akwata ku musa gw'omwigo.

1
05/03.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 3 Awo kabaka kaisi n'amukoba nti Otaka ki, kadulubaale Eseza? era kiriwa kye weegayirira? wakiweebwa ne bwe kyabba ekitundu ky'obwakabaka. \v 4 Awo Eseza n'atumula nti Kabaka bw'eyasiima, kabaka no Kamani baize atyanu eri embaga gye mufumbiire.

1
05/05.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 5 Awo kabaka n'atumula nti Mwanguye Kamani kikolebwe nga Eseza bw'atumwire. Awo kabaka no Kamani ne baiza eri embaga Eseza gye yabbaire afumbire. \v 6 Awo kabaka n'akoba Eseza nga batyaime ku mbaga ey'omwenge nti Osaba ki? era kyakukolerwa; era weegayirira ki? kyatuukirizibwa ne bwe kyabba ekitundu ky'obwakabaka.

1
05/07.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 7 Awo Eseza n'airamu n'atumula nti Kye nsaba era kye neegayirira niikyo kino; \v 8 oba nga ŋanjire mu maiso ga kabaka, era kabaka bweyasiima okumpa kye nsaba, n'okutuukirizya kye neegayirira, kabaka no Kamani baize eri embaga gye ndibafumbira, era eizo ndikola nga kabaka bw'akobere.

1
05/09.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 9 Awo Kamani n'afuluma ku lunaku olwo ng'asanyukire era ng'ajaguzirya mu mwoyo: naye Kamani bwe yaboine Moludekaayi mu mulyango gwa kabaka, nga tayemerera so nga tamusegulira, n'aizula obusungu eri Moludekaayi. \v 10 Era naye Kamani n'azibiikirizya n'airayo eika; n'atuma n'aleeta mikagwa gye no Zeresi mukali we. \v 11 Awo Kamani n'abakobera ekitiibwa ky'obugaiga bwe, n'abaana be bwe bekankana obungi, n'ebigambo byonabyona kabaka mwe yamukuliirye, era bwe yamukulirye okusinga abakungu ba kabaka n'abaidu be.

1
05/12.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 12 Era Kamani n'atumula nti niiwo awo, Eseza kadulubaale teyaganyire muntu yenayena kuyingira wamu no kabaka eri embaga gye yabbaire afumbire wabula nze; era n'eizo anjetere wamu no kabaka. \v 13 Naye ebyo byonabyona bibulaku kye bingasa nga nkaali mbona Moludekaayi Omuyudaaya ng'atyama ku mulyango gwa kabaka.

1
05/14.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 14 Awo Zeresi mukali we ne mikagwa gye bonabona ne bamukoba nti Basimbe ekitindiro obuwanvu bwakyo emikono ataanu, eizo oyogere no kabaka okuwanika Moludekaayi okwo: kale kaisi oyingire no kabaka eri embaga ng'osanyuka Ekigambo ekyo ne kisanyusya Kamani; n'asimbya ekitindiro.

1
05/title.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
Ensuula 5

1
06/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\c 6 \v 1 Awo mu bwire obwo kabaka n'atasobola kugona; n'alagira okuleeta ekitabo ekijukirya eky'ebigambo ebya buli lunaku, ne babisomera mu maiso ga kabaka. \v 2 Awo ne basanga nga kiwandiikiibwe nga Moludekaayi yakoleire ebigambo bya Bigusani no Teresi, babiri ku balaawe ba kabaka ku abo abaakuumanga olwigi, abaagezeryeku okukwata kabaka Akaswero. \v 3 Awo kabaka n'atumula nti Kitiibwa ki na bukulu ki Moludekaayi bye yaweweibwe olw'ekyo? Awo abaidu ba kabaka abaamuweerezyanga ne batumula nti Wabula kintu kyaweweibwe.

1
06/04.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 4 Awo kabaka n'atumula nti Yani ali mu luya? Kale Kamani yabbaire atuukire mu luya olw'ewanza olw'oku nyunba ya kabaka, okutumula no kabaka okuwanika Moludekaayi ku kitindiro kye yabbaire amusimbiire. \v 5 Awo abaidu ba kabaka ne bamukoba nti bona, Kamani ayemereire mu luya. Kabaka natumula nti Ayingire. \v 6 Awo Kamani n'ayingira Kabaka n'amukoba nti Omusaiza kabaka gw'asanyukira okumuteekamu ekitiibwa yakolebwa ki? Awo Kamani n'atumula mu mwoyo gwe nti Yani kabaka gwe yandisanyukiire okumuteekamu ekitiibwa okusinga nze?

1
06/07.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 7 Awo Kamani n'akoba kabaka nti Omusaiza kabaka gw'asanyukira okumuteekamu ekitiibwa, \v 8 baleete ebivaalo bya kabaka, kabaka by'avaala, n'embalaasi kabaka gye yeebagala edi etikirwaku ku mutwe engule ey'obwakabaka; \v 9 bawe ebivaalo n'embalaasi mu mukono gw'omumu ku bakungu ba kabaka abasinga ekitiibwa, bavaalisye n'ebyo omusaiza kabaka gw'asanyukira okumuteekamu ekitiibwa, era bamwebagalye embalaasi okubita mu luguudo olw'ekibuga, era balangirire mu maiso ge nti Atyo bweyakolebwa omusaiza kabaka gw'asanyukira okumuteekamu ekitiibwa.

1
06/10.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 10 Awo kabaka n'akoba Kamani nti Yanguwa okwate ebyambalo n'embalaasi nga bw'otumwire, okolere dala otyo Moludekaayi Omuyudaaya atyama ku mulyango gwa kabaka: waleke okubulaku n'ekimu ku ebyo byonabyona by'otumwire. \v 11 Awo Kamani n'akwata ebivaalo n'embalaasi, n'avaalisya Moludekaayi, n'amuvalisya okubita mu luguudo olw'ekibuga, n'alangirira mu maiso ge nti Atyo bweyakolebwa omusaiza kabaka gw'asanyukira okumuteekamu ekitiibwa.

1
06/12.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 12 Awo Moludekaayi n'aira eri omulyango gwa kabaka. Naye Kamani n'ayanguwa nayaba ewuwe, ng'anakuwaire era ng'abiikire ku mutwe gwe. \v 13 Awo Kamani n'akobera Zeresi mukali we no mikago gye bonabona byonabyona ebyamubaireku. Awo Abasaiza be abagezi no Zeresi mukali we ne bamukomba nti Moludekaayi gw'otanuliire okugwa mu maiso ge, oba nga wo ku izaire lya Bayudaaya, toiza kumusinga, naye tolirema kugwa mu maiso ge. \v 14 Awo bwe babbaire nga bakaali batumula naye, abalaawe ba kabaka ne baiza, ne banguwa okuleeta Kamani eri embaga Eseza gye yabbaire afumbire.

1
06/title.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
Ensuula 6

1
07/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\c 7 \v 1 Awo kabaka no Kamani ne baiza eri embaga wamu no Eseza kadulubaale. \v 2 Awo kabaka n'ankoba ate Eseza ku lunaku olw'okubiri nga batyaime ku mbaga ey'omwenge nti Kiki ky'osaba, kadulubaale Eseza, era wakiweebwa: era kiki kye weegayirira? ne bwe kyabba ekitundu ky'obwakabaka kyatuukirizibwa.

1
07/03.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 3 Awo Eseza kadulubaale n'airamu n'atumula nti Oba nga ŋanjire mu maiso go, ai kabaka, era kabaka bw'eyasiima, mpeebwe obulamu bwange olw'okusaba kwange, n'abantu bange olw'okwegayirira kwange: \v 4 kubanga tutundiibwe, nze n'abantu bange okuzikirizibwa, okwitibwa n'okugota. Naye singa tutundiibwe okubba abaidu n'abazaana, nandisirikire, waire ng'omulabe teyandisoboire kuliwa kabaka bye yandifiiriirwe. \v 5 Awo kabaka Akaswero n'alyoka ayogera n'akoba Eseza kadulubaale nti Yani era ali aliwaina atandika okugezyaku mu mwoyo gwe okukola atyo?

1
07/06.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 6 Awo Eseza n'atumula nti Omulabe era, atukyawa, Kamani ono omubbiibi. Awo Kamani n'atya mu maiso ga kabaka no kadulubaale. \v 7 Awo kabaka n'agolokoka ng'aliku ekiruyi n'ava ku mbaga ey'omwenge n'ayingira mu lusuku olw'omu lubiri: Kamani n'ayemerera okusaba obulamu bwe eri Eseza kadulubaale; kubanga yaboine obubbiibi kabaka bw'amugisisirye.

1
07/08.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 8 Awo kabaka n'aira ng'ava mu lusuku olw'omu lubiri n'ayingira mu kifo eky'embaga ey'omwenge; kale Kamani ng'atyaime ku kitanda Eseza kwe yabbaire. Awo kabaka n'atumula nti N'okukwata eyakwatira kadulubaale mu maiso gange mu nyumba? Ekigambo nga kiva mu munwa gwa kabaka, ne baboneka ku maiso ga Kamani.

1
07/09.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 9 Awo Kalubona, omumu ku balawe ababbaire mu maiso ga kabaka, n'atumula nti Era, bona, ekitindiro, obuwanvu bwakyo emikono ataanu Kamani kyakoleire Moludekaayi, eyatumwire olwa kabaka ebisa, kyemereire mu nyumba ya Kamani. Kabaka n'atumula nti Mumuwanike okwo. \v 10 Awo ne bawanika Kamani ku kitindiro kye yabbaire asimbiire Moludekaayi. Awo obusungu bwa kabaka ne bwikaikana.

1
07/title.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
Ensuula 7

1
08/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\c 8 \v 1 Awo ku lunaku olwo kabaka Akaswero n'awa Eseza kadulubaale enyumba ya Kamani omulabe w'Abayudaaya. Awo Moludekaayi n'aiza mu maiso ga kabaka; kubanga Eseza yabbaire amukobeire bwe yamuli. \v 2 Awo kabaka n'anaanuula empeta ye gy'atoire ku Kamani n'agiwa Moludekaayi. Awo Eseza n'ateeka Moludekaayi okubba omukulu w'enyumba ya Kamani.

1
08/03.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 3 Awo Eseza n'atumula ate olw'okubiri mu maiso ga kabaka, n'avuunama awali ebigere bye n'amwegayirira ng'akunga amaliga okutoolawo obubbiibi bwa Kamani Omwagaagi n'olukwe lwe lwe yabbaire asaliire Abayudaaya. \v 4 Awo kabaka n'agololera Eseza omwigo ogwa zaabu. Awo Eseza n'agolokoka n'ayemera mu maiso ga kabaka.

1
08/05.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 5 N'atumula nti Kabaka bw'eyasiima, era oba nga ngnjire mu maiso ge, n'ekigambo ekyo bwe kyafaanana eky'ensonga mu maiso ga kabaka, nzena oba nga musanyusya, bawandiike okwijulula ebbaluwa Kamani mutaane wa Kamedasa Omwagagi gye yateeserye, gye yawandiikire okuzikirizya Abayudaaya ababbaire mu masaza gonagona aga kabaka: \v 6 kubanga nyinza ntya okugumiinkiriza okulingirira obubbiibi obuliiza ku bantu bange? oba nyinza ntya okugumiinkiriza, okulingirira Bagande bange nga babazikirizya?

1
08/07.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 7 Awo kabaka Akaswero n'akoba Eseza kadulubaale no Moludekaayi Omuyudaaya nti Bona, mpaire Eseza enyumba ya Kamani, yeena bamuwanikire ku kitindiro, kubanga yateekere omukono gwe ku Bayudaaya. \v 8 Era muwandiikire n'Abayudaaya, nga bwe musiima, mu liina lya kabaka, mugiteekeku akabonero n'empeta ya kabaka kubanga ekiwandiiko ekiwandiikiibwe mu liina lya kabaka era ekiteekeibweku akabonero n'empeta ya kabaka, wabula muntu asobola okukiijulula.

1
08/09.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 9 Awo mu biseera ebyo ne beeta abawandiiki ba kabaka mu mwezi ogw'okusatu, niigwo mwezi Sivaani, ku lunaku lwagwo olwa abiri mu satu; era byonabyona ne biwandiikibwa Moludekaayi bye yalagiire eri Abayudaaya n'eri abaamasaza, n'abaami abaafuganga n'abakulu b'amasaza ababbairewo okuva e Buyindi okutuusya ku Bwesiyopya, amasaza kikumi mu abiri mu musanvu, eri buli isaza ng'empandiika yaalyo bwe yabbaire, n'eri buli igwanga ng'olulimi lwabwe bwe lwabbaire, n'eri Abayudaaya ng'empandiika yaabwe bwe yabbaire era ng'olulimi lwabwe bwe lwabbaire.

1
08/10.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 10 Era n'awandiika mu liina lya kabaka Akaswero n'agiteekaku akabonero n'empeta ya kabaka n'aweerezya ebbaluwa egitwalibwa ababaka abeebagala embalaasi, abeebagaire ebisolo eby'embiro ebyakolanga omulimu gwa kabaka, ebyazaaliibwe mu bisibo bya kabaka: \v 11 era mu egyo kabaka n'alagira Abayudaaya ababbaire mu buli kibuga okukuŋaana n'okwesibira obulamu bwabwe okuzikirizya, okwita, n'okumalawo obuyinza bwonabwona obw'abantu n'eisaza abataka okubalumba, abaana baabwe abatobato na bakali baabwe, n'okutwala omunyago gwabwe okubba omuyigo, \v 12 ku lunaku lumu mu masaza gonagona aga kabaka Akaswero, ku lunaku olw'eikumi n'eisatu olw'omwezi ogw'eikumi n'eibiri, niigwo mwezi Adali.

1
08/13.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 13 Awo ne baboneka amawanga gonagona ebyatooleibwe ku kiwandiiko, ekiragiro kirangirirwe mu buli isaza, era Abayudaaya babbe nga beeteekeireteekeire olunaku olwo okuwalana eigwanga ku balabe baabwe. \v 14 Awo ababaka abeebagala ebisolo eby'embiro ebyakolanga omulimu gwa kabaka ne babona, ekiragiro kya kabaka nga kibakubbirizya era nga kibanguya; awo ekiragiro ne kirangirirwa mu lubiri lwe Susani.

1
08/15.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 15 Awo Moludekaayi n'afuluma mu maiso ga kabaka ng'avaire ebivaalo bya kabaka ebya kaniki n'ebyeru, era ng'atikiire engule enene eya zaabu, era ng'avaire omunagiro ogwa bafuta ensa n'olugoye olw'efulungu: awo ekibuga Susani ne kitumulira waigulu ne kisanyuka. \v 16 Awo Abayudaaya ne babba n'omusana n'eisanyu, n'okujaguza nekitiibwa. \v 17 Awo mu buli isaza no mu buli kibuga, ekiragiro kya kabaka n'eiteeka lye buli gye byatuukanga, Abayudaaya ne babba n'eisanyu n'okujaguza, embaga n'olunaku olusa. Kale bangi ab'omu mawanga ag'omu nsi ne bafuuka Abayudaaya; kubanga entiisya ey'Abayudaaya yali ebagwireku.

1
08/title.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
Ensuula 8

1
09/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\c 9 \v 1 Awo mu mwezi ogw'eikumi n'eibiri, niigwo mwezi Adali, ku lunaku lwagwo olw'eikumi n'eisatu, ekiragiro kya kabaka n'eiteeka lye bwe byabbaire biri kumpi okutuukirizibwa, ku lunaku abalabe b'Abayudaaya kwe baasuubiriire okubafuga; naye ne kikyuka okubeevuunulira, Abayudaaya ne bafuga abo abaabakyawa; \v 2 awo Abayudaaya ne bakuŋaana mu bibuga byabwe okubuna amasaza gonagona aga kabaka Akaswero, okukwata abo ababbaire bataka okubakola okubbiibi: so wabula muntu eyasoboire okubaziyiza; kubanga entiisya yaabwe yabbaire egwire ku mawanga gonagona.

1
09/03.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 3 Awo abalangira bonabona abaamasaza n'abasigire n'abaami abaafuganga n'abo abaakolanga omulimu gwa kabaka ne bayamba Abayudaaya; kubanga entiisya ya Moludekaayi ng'ebagwieku. \v 4 Kubanga Moluddekaayi yabbaire mukulu mu nyunba ya kabaka, n'eitutumu lye ne lyatiikirira okubuna amasaza gonagona: kubanga omusajja oyo Moludekaayi yeeyongerayongeranga. \v 5 Awo Abayudaaya ne baita abalabe baabwe bonabona nga babakubba n'ekitala, nga babazikirizya nga babamalawo, ne bakola nga bwe batakire abo abaabakyawire.

1
09/06.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 6 No mu lubiri lw'e Susani Abayudaaya ne baita ne bazikirizya Abasaiza bitaanu. \v 7 Awo Palusandasa ne Dalufoni ne Asupasa \v 8 ne Polasa ne Adaliya ne Alidasa \v 9 ne Palumasuta ne Alisayi ne Alidayi ne Vaizasa, \v 10 batabani ba Kamani eikumi mutaane wa Kammedasa omulabe w'Abayudaaya ne babaita; naye ne batateekaku mukono gwabwe ku munyago.

1
09/11.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 11 Ku lunaku olwo omuwendo gw'abo abatiirwe mu lubiri lw'e Susani ne guleetebwa mu maiso ga kabaka. \v 12 Awo kabaka n'akoba Eseza kadulubaale nti Abayudaaya baitire bazikirizirya Abasaiza bitaanu mu lubiri lwe Susani na bataane ba Kamani eikumi; kale kye bakolere mu masaza agandi aga kabaka kyekankana wa! Kiki ky'osaba? era wakiweebwa: oba kiki kye weegayirira ate? era kyakolebwa.

1
09/13.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 13 Awo Eseza n'atumula nti Kabaka bw'eyasiima, Abayudaaya abali mu Susani baweebwe okukola n'eizo ng'ekiragiro ekya atyanu bwe kibaire, era batataane ba Kamani eikumi bawanikibwe ku kitindiro. \v 14 Awo kabaka n'alagira bakole batyo: kale ne balangirira eiteeka mu Susani; ne bawanika bataane ba Kamani eikumi.

1
09/15.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 15 Awo Abayudaaya ababbaire mu Susani ne bakuŋaanira no ku lunaku olw'eikumi n'eina olw'omwezi Adali, ne baita Abasaiza bisatu mu Susani; naye ne batateekaku mukono gwabwe ku munyago. \v 16 Awo Abayudaaya abandi ababbaire mu masaza ga kabaka ne bakuŋaana ne beesibira obulamu bwabwe, ne babba n'okuwummula eri abalabe baabwe, ne baita ku ibo abaabakyawa emitwalo musanvu mu enkumi itaanu; naye ne batateekaku mukono gwabwe ku munyago.

1
09/17.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 17 Ebyo byabbairewo ku lunaku lw'eikumi n'eisatu olw'omwezi Adali; no ku lunaku lwagwo olw'eikumi n'eina ne bawummula; ne balufuula olunaku olw'okuliiraku embaga n'olw'okusanyukiraku. \v 18 Naye Abayudaaya ababbaire mu Susani ne bakuŋaanira ku lunaku lwagwo olw'eikumi n'eisatu no ku lunaku lwagwo olw'eikumi n'eina; no ku lunaku lwagwo w'eikumi n'eitaanu ne \v bawumula ne balufuula olunaku olw'okuliiraku embaga n'olw'okusanyukiraku. \v 19 Abayudaaya ab'omu byalo abaabbanga mu bibuga ebibulaku bugwe kyebaviire bafuula olunaku olw'eikumi n'eina olw'omwezi Adali olunaku olw'okusanyukiraku n'okuliiraku embaga era olunaku olusa era olw'okuweerezyaganiraku emigabo.

1
09/20.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 20 Awo Moludekaayi n'awandiika ebyo, n'aweererya ebbaluwa Abayudaaya bonabona ababbaire mu masaza gonagona aga kabaka Akaswero, ab'okumpi n'ab'ewala, \v 21 okubalagira okukwatanga olunaku olw'eikumi n'eina olw'omwezi Adali, n'olunaku lwagwo olw'eikumi n'eitaanu, buli mwaka, \v 22 nga niigyo enaku Abayudaaya kwe baafuniire okuwumula eri abalabe baabwe, n'omwezi ogwabafuukiire ogw'eisanyu okuva mu bwinike, era olunaku olusa okuva mu kunakuwala: bagifuulenga enaku egy'okuliirangaku embaga n'egu'okusanyukirangaku n'ez'okuweerezyaganirangaku emigabo n'ez'okuweererezyangaku abaavu ebirabo.

1
09/23.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 23 Awo Abayudaaya ne basuubizya okukolanga nga bwe baatanwire, era nga Moludekaayi bwe yabawandiikiire; \v 24 kubanga Kamani mutabani wa Kamedasa Omwagaagi omulabe w'Abayudaaya bonabona yabbaire ateeserye eri Abayudaaya okubazikirizya, era yabbaire akubire Puli, niibwo bululu, okubamalawo n'okubazikirizya; \v 25 naye ekigambo bwe kyatuukire mu maiso ga kabaka n'alagiririra mu bbaluwa olukwe lwe olubbiibi lwe yabbaire asaliire Abayudaaya lwire ku mutwe gwe iye; era iye na bataane be bawanikibwe ku kitindiro.

1
09/26.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 26 Enaku egyo kyebaviire bajeeta Pulimu ng'eriina lya Puli bwe liri. Awo olw'ebigambo byonabyona eby'omu bbaluwa eno n'olw'ebyo bye baboine mu kigambo ekyo n'ekyo ekyababbaireku, \v 27 Abayudaaya kyebaviire balagira ne basuubizya ne basuubirizya eizaire lyabwe n'abo bonabona abegaitanga nabo, kireke okuwaawo, okukwatanga enaku egyo gyombiri ng'ekiwandiiko kyagyo bwe kyabbaire era ng'ebiseera byagyo bwe byabbaire ebyateekeibwewo buli mwaka; \v 28 era okwijukiranga n'okukwatanga enaku egyo okubuna emirembe gyonagyona, na buli kika, na buli isaza na buli kibuga; era enaku gino egya Pulimu gireke okuwaawo mu Buyudaaya, waire ekijukizo kyagyo kireke okugota eri eizare lyabwe.

1
09/29.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 29 Awo Eseza kadulubaale muwala wa Abikayiri no Moludekaayi Omuyudaaya ne bawandiika n'obuyinza bwonabwona okunyweza ebbaluwa eyo ey'okubiri eya Pulimu.

3
09/30.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1,3 @@
\v 30 N'aweererya Abayudaaya bonabona ebbaluwa, mu masaza ekikumi mu abiri mu musanvu ag'obwakabaka bwa Akaswero, nga girimu ebigambo eby'emirembe n'amazima,
\v 31 okunyweza enaku egyo egya Pulimu mu biseera byagyo ebyateekeibwewo, nga Moludekaayi Omuyudaaya no Eseza kadulubaale bwe babalagiire, era nga bwe beeteekeire ibo beene n'eizaire lyabwe mu bigambo eby'okusiiba n'okukunga kwabwe.
\v 32 Awo ekiragiro kya Eseza ne kinyweza ebigambo ebyo ebya Pulimu; ne kiwandiikibwa mu kitabo.

1
09/title.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
Ensuula 9

1
10/title.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
Ensuula 10

View File

@ -42,6 +42,77 @@
"01-03",
"01-05",
"01-07",
"01-09"
"01-09",
"01-12",
"01-13",
"01-16",
"01-19",
"01-21",
"02-title",
"02-01",
"02-03",
"02-05",
"02-07",
"02-08",
"02-10",
"02-12",
"02-14",
"02-15",
"02-17",
"02-19",
"02-22",
"03-title",
"03-01",
"03-03",
"03-05",
"03-07",
"03-08",
"03-10",
"03-12",
"03-14",
"04-title",
"05-title",
"05-01",
"05-03",
"05-05",
"05-07",
"05-09",
"05-12",
"05-14",
"06-title",
"06-01",
"06-04",
"06-07",
"06-10",
"06-12",
"07-title",
"07-01",
"07-03",
"07-06",
"07-08",
"07-09",
"08-title",
"08-01",
"08-03",
"08-05",
"08-07",
"08-09",
"08-10",
"08-13",
"08-15",
"09-title",
"09-01",
"09-03",
"09-06",
"09-11",
"09-13",
"09-15",
"09-17",
"09-20",
"09-23",
"09-26",
"09-29",
"09-30",
"10-title"
]
}