\v 17 Muweebwe ne sepewo ey'obulokozi, n'ekitala eky'Omwoyo, niikyo kigambo kya Katonda: \v 18 nga musabanga buli kiseera mu Mwoyo n'okusaba n’okwegayiriranga kwonakwona mu kunyiikiranga kwonakwona n’okwegayiririranga abatukuvu bonabona,