lke_act_text_reg/20/09.txt

1 line
317 B
Plaintext

\v 9 Omulenzi eriina lye Yutuko n'atyama mu dirisa, n'akwatibwa endoolo nyingi; awo Pawulo bwe yalwirewo ng'akaali aloogya, ng'akwatiibwe endoolo nyingi n'ava mu nyumba ey'okusatu, n'agwa, n'alondebwa ng'afiire. \v 10 Pawulo n'aika n'amugwaku n'amuwambaatira n'akoba nti Temukubba ebiwoobe; obulamu bwe bulimu mukati.