|
\v 35 Kubanga yatumwire ne mu Zabbuli egendi nti Toliwaayo Mutukuvu wo okuvunda. \v 36 Kubanga Dawudi bwe yamalire okuweereza mu biseera bye nga Katonda bwe yateeserye, nagona n'ateekebwa eri bazeizabe, n'avunda: \v 37 naye oyo Katonda gwe yazuukizirye teyavundire. |