1 line
487 B
Plaintext
1 line
487 B
Plaintext
\v 9 Mazima nze nalowoozanga nzenka nga kiŋwaniire okukolanga obubbiibi ebigambo bingi ku linnya lya Yesu Omunazaaleesi. \v 10 N'okukola ne nkolanga ntyo e Yerusaalemi nze ne nsiibanga mu makomera abatukuvu baamu bangi, bwe naweweibwe obuyinza eri bakabona abakulu, era bwe baitibwe, ne ngikirirya okubaita. \v 11 Era bwe nababonere zianga mirundi mingi mu makuŋaaniro gonagona ne mbawalirizianga okuvoola; ne mbasunguwaliranga Inu ne mbayiganyanga okutuuka mu bibuga eby'ewanzq. |