lke_act_text_reg/09/28.txt

1 line
281 B
Plaintext

\v 28 N'abbanga wamu nabo ng'ayingiranga ng'afulumanga mu Yerusaalemi, \v 29 ng'abuuliranga n'obugumu mu liina lya Mukama waisu: n'atumula n'awakananga n'Abakerenisiti: naye ne bageziaku okumwita. \v 30 Ab'oluganda bwe baategeire ne bamutwala e Kayisaliya, ne bamusindika e Taluso.