1 line
432 B
Plaintext
1 line
432 B
Plaintext
\v 20 Amangu ago n'abuulira Yesu mu makuŋŋaaniro ng'oyo niiye Omwana wa Katonda. \v 21 Bonabona abaamuwuliire ne beewuunya ne bakoba nti Ti niye ono eyanyaganga mu Yerusaalemi abaasabanga eriina eryo? niikyo ekyamuleetere ne wano abasibe abatwale eri bakabona abakulu. \v 22 Naye Sawulo ne yeeyongeranga okubba n'amaani n'akwatisianga ensoni Abayudaaya ababbaire batyama e Damasiko, ng'ategeerezia dala nti oyo niiye Kristo. |