\c 6 \v 1 Awo mu naku egyo, abayigirizwa bwe beeyongeire obungi, ne wabbaawo okwemulugunya mu Bakerenisiti ku Baebbulaniya, kubanga banamwandu baabwe baabafisianga mu kuweereza okwa buliijo.