lke_act_text_reg/15/33.txt

1 line
280 B
Plaintext

\v 33 Bwe baamalireyo ebiseera, ne basiibulwa ab'oluganda n'emirembe okwirayo eri abaabatumire. \v 34 Naye Siira yasiimire okusigalayo. \v 35 Naye Pawulo no Balunabba ne balwayo mu Antiyokiya nga begeresyanga era nga babuuliranga ekigambo kya Mukama waisu wamu n'abandi bangi era.