1 line
333 B
Plaintext
1 line
333 B
Plaintext
\v 21 Oluvanyuma ne bataka kabaka; Katonda n'abawa Sawulo omwana wa Kiisi wa mu kika kya Benyamini, n'amala emyaka amakumi ana. \v 22 Bwe yamutoirewo oyo, n'abemererya Dawudi okubba kabaka waabwe, gwe yatumwireku ng'amutegeeza nti Mboine Dawudi, omwana wa Yese, omuntu ali ng'omwoyo gwange bwe gutaka, yakolanga bye ntaka byonabyona. |