\v 28 Era bwe natakire okutegeera ensonga gye bamulangire okumuloopa, ne mutwala mu lukiiko lwabwe. \v 29 Ne mbona ng'aloopeibwe bya kubuuzibwa eby'omu mateeka gaabwe, naye nga wabula nsonga yo kumwita waire okusibibwa. \v 30 Bwe bankobeire nti bamusalira olukwe, amangu ago ne muweererya gy'oli; era ne ndagira abamuloopere okumuloopera mu maiso go.