1 line
299 B
Plaintext
1 line
299 B
Plaintext
|
\v 22 Naye Ferikisi, kubanga iye yabbaire abasinga okumanya ebigambo eby'Ebyengira, n'abalwisaawo ng'akoba nti bw'aliserengeta Lusiya omwami omukulu, ndisala omusango gw'ebigambo byanyu. \v 23 N'alagira omwami okumukuuma n'okumuwa eibbanga; n'obutaziyiza muntu yenayena ku mikwanu gye, okumuweereza.
|