lke_2ti_text_ulb/01/03.txt

1 line
387 B
Plaintext

\v 3 N'ebalya Katonda gwe mpeerezia okuva ku bazeiza bange mu mwoyo omusa, bwe nkwijukira obutayosya mu kusaba kwange emisana n'obwire \v 4 nga nkulumirwa okubona, bwe njijukira amaliga go, kaisi ngizule eisanyu; \v 5 bwe naijukiziibwe okwikirirya okutali kwo bukuusa okuli mu iwe; okwabbanga oluberyeberye mu muzeizawo Looyi ne mu maawo Ewuniike, era ntegereire kimu nga kuli ne mu iwe.