lke_2ti_text_reg/03/16.txt

1 line
266 B
Plaintext

\v 16 buli ekyawandikiibwe kirina okuluŋamya kwa katonda, era kigasa olw'okwegeresyanga, olw'okunenyanga, olw'okutereezanga, olw'okubuulira okuli mu butuukirivu; \v 17 omuntu wa katonda alekenga okubulwa kyonakyona, ng'alina ddala byonabyona olwa buli mulimu omusa.