lke_2co_text_reg/12/20.txt

1 line
411 B
Plaintext

\v 20 Kubanga ntire, bwe ndiiza, koizi okubasanga nga mufaanana nga bwe ntataka, nzeena imwe muleke okunsanga nga nfaanana nga bwe mutataka; koizi okubba eyo okutongana, eiyali, obusungu, empaka, okulyolyoma, okugeya, okwegulumizia, okujeema; \v 21 bwe ndiiza ate, Katonda wange aleke okuntoowaza eri imwe, nanze okubanakuwalira abangi abaayonookere eira ne bateenenya obugwagwa n'obwenzi n'obukaba bwe baakola.